Bya Angel Lubowa
KAMPALA
Omuserikale wa kkampuni.ey’obwanannyini eyakubye mukamawe amasasi mu Kampala nadduka n’emmotokaye ey’,ebbeeyi ne ssente bamukutte agezaako kuyingira ggwanga lya Congo DRC.
Hillary Byaruhanga abadde omukozi mu kkampuno ya Don world security ltd yeeyalwatiddwa ab’ebyokwerinda okwabadde bambega ba poliisi n’smagye.
Ku Ssande omumpembe Oyo yakubye abadde mukamawe Anthony Mutinisa amasasi agamusse mu bitundu bye Ntinda mu Kampala nabba mmotoka ne ssente enkalu.
Kiteberezebwa nti yabadde ayagala kiddikira Congo DRC yeeriire omunyago kyokka nebamuyoola
Basmukwakixde Kanungu okumpi n’ensalo ya Uganda ne Congo.
Securite kigambibwa nti yakozesezza obuuma obulondoola mmotoka okumukwata.
Ezimu ku ssente zeyabbye n’emmotoka yakwo Toyota Land cruiser namba UA 769 BQ bamusanze nabyo
Yabadde yeewogomyeko.mi kabugs k’e Kihihi mu Katwe cell, miu disitulikiti y’e Kanungu
Yabadde ne mukwanogwe Mark Akampa era bombi bKyabakunya.