Bya Angel Lubowa
KAMPALA
Bamber ba poliisi abali mu kunoonyereza ku Nigeria ofiisa wa poliisi Clive Nsiima gyeyakoze efujjo e Kyanja bawunikiridde bwe bategedde nti yasoose kwagala kukuba mukuumi.masasi.
Omukozi ku supermarket eno, Atuhamurize yategeezezza abanoonyereza nti balance Nsiima ngafuluma tasasudde kwekumuwondera era nomukuumi w’ekifo okuva mu kkampuni ya Tayari security nasembera kyokka Nsiima nagyayo basitoolaye nateeka n’amasasi mu kyemba oba okukokinga olwo abantu abaabadde bakungaana ne beesega.
Nsiima eyalabise ng’atamidde yazeeyo mu dduuka nayombesa Atuhumurize okumuswaza era want weyamuyisirizaamu empi.
Bino n’obujulizi obulala bye biri mu siteetimenti ezakoleddwa Atuhumuriize, omukuumi n’abantu abalala ababaddewo ku musango nnamba SD Ref 08/07/10/25 ogw’okulumya omuntu n’okutiisatiisa oguvunaanibwa Nsiima.
Nsiima akola mukitongole kya poliisi ekirwanyisa obutujju mu poliisi ekola ku nsonga zamafuta era muntu wa kweragaraga.
Jazzed avuga mmotoka Nissan Fuga embisi ng’alaba ensi yiye.
Kigambibwa nti abadde n’omuze okutwala ebintu okuva mu dduuka lino nga tasasudde badda luvanyuma lwa wiki nga ziizo ate nga mu Supermarket tebawola.