Connect with us

News

Afande Wa Poliisi Eyakubye Omuwala Wa Supermarket Empi Lwa 30,000 Bamukutte

Published

on

Bya Angel Lubowa

Kampala

Omuserikale wa poliisi camera gwe zaakutte ng’asiwuuse empisa ayisaamu omuwala akola mu Supermarket empi bamuyoodde.

Clive Nsiima agambjbwa okuba Supermarket ddaala lya ASP ngakola ne poliisi evunaanyizibwa ku mafuta yetakubye omuwala akola mu Supermarket e Kyanja empi .

Akatambi nga beer beerega n’omuwala olyvanyuma gwe yakubye kaatambudde nyo ku mikutu gya sosomidiya ku Lwokubiri.

Poliisi ekwasisa empisa neye Kyanja zaakwataganye okukakana nga Nsiima mukwate.

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Kituuma Rusoke ya gambye nti baagenda muvunaana okulumya n”okutiisatiisa omuntu.